Breaking
News: Aneewandiisa mu Ngule kukyagenda mu maaso buli lunaku e Bukoto ku Simba. News: Abantu 4 abagambibwa okutta eyali omuduumizi wa Kkiraabu ya SC Villa David Owor, baleeteddwa ku Kkooti yOmulamuzi we Makindye okusomerwa emisango News: Olutindo -Balimwezo-Waliwo Omubaka wa Palamenti eyali yawamba ettaka lyessomero! Wewuunye abantu!
▶ UP NEXT Wolokoso 9:00 AM - 10:00 AM
Now Playing ยท 195 listening Simba FM Live

Abaagala okwesimbirawo ku tiketi ya NUP basisinkanye

July 30, 2020 · Mubiru Ali
Omubaka wa Kyaddondo East Robert Kyagulanyi Ssentamu aka Bobi Wine yasisinkanye abaagala okumuddira mu bigere ku kifo ky’omubaka wa Kyaddondo East okuli #KhalidSimbwa Nkunyingi Muwada ne #SempebwaTony okulaba nti bakiriziganya baveeyo n’omuntu omu okuva mu kisinde kya People Power – Uganda abulonde n’owa National Resistance Movement – NRM.