Abaagala HE. Museveni okugenda munuune ku vvu – Hon. Rose Mary Sseninde

Pinterest LinkedIn Tumblr +

Omubeezi wa Minisita ow’ebyenjigiriza ebisookerwako Rose Mary Sseninde olunaku lw’eggulo bweyabadde ayaniriza Pulezidenti Museveni mu Wakiso gyeyabadde agenze okusisinkana abavubuka (Ghetto Youth) yamusabye yewale aboogezi abamugamba awumule, nga lwaki awumula kati nga Bannayuganda bakyamwetaaga era nga singa avaako ajjakuba akoze bubi Uganda mukaseera kano kuba bakyamulinamu essuubi ddene.

Share.

Leave A Reply