Breaking
News: Aneewandiisa mu Ngule kukyagenda mu maaso buli lunaku e Bukoto ku Simba.
News: Abantu 4 abagambibwa okutta eyali omuduumizi wa Kkiraabu ya SC Villa David Owor, baleeteddwa ku Kkooti yOmulamuzi we Makindye okusomerwa emisango
News: Olutindo -Balimwezo-Waliwo Omubaka wa Palamenti eyali yawamba ettaka lyessomero! Wewuunye abantu!
Abaagala eza NSSF mugira munuuna ku vvu
May 24, 2020 · Mubiru Ali
Minisita w’ebyensimbi Matia Kasaija avuddeyo nakatema Bannayuganda nti ensimbi z’abakozi zebatereka mu Kittavvu ky’abakozi ekya NSSF Uganda ebintundu 20 byebadde baagala bibaweebwe ku nsimbi zaabwe mu kaseera kano aka #COVID-19 ezokubasasula teziriiwo.