Breaking
News: OLUTINDO-Mukose-Enaku eri mu basement, waliwo abalina ebituli mu magulu nga babayisaamu drill News: Okwewandiisa mu Ngule kusembedde anti kutandika ku Bbalaza nga 1082026 e Bukoto ku Simba. News: Emboozi yomu Kafunda ne Commander 1 Kalebule Omulebuzi atalebula ne balebula Sula Fulexible agamba nti eddogo eriri mu ndongo teryogerekeka,
ON NOW Ekiggunda
Now Playing ยท 66 listening Simba FM Live
ekiggunda show photo

On Air

Ekiggunda

DJ Jet B

8:00 PM - 12:00 AM 8:00 PM - 12:00 AM

Abaaduumira okukuba abawagizi ba Besigye ebyabwe bibi.

July 27, 2016 · Mubiru Ali

Ba Ofiisa ba Police abaaduumira okukuba abawagizi ba Dr. Kizza Besigye emiggo ku makubo nga bamulindiridde okuva mu kkomera bayimiriziddwa ku mirimu gyabwe era Ssaabapoliisi General Kale Kayihura era n’ebifo byabwe nebiweebwa abalala.

A bayimiriziddwa mulimu aduumira Police mu Kampala n’emiriraano Andrew Kagwa, Aduumira ebikwekweto bya Police mu Kampala n’emiriraano Simon Bamuzibire, Aduumira ebikwekweto bya Police e katwe Patrick Muhumuza, n’aduumira Police y’e Wandegeya Moses Nanuka.

Kagwa asikiziddwa abadde omumyuka we Godfrey Kahebwa ne Moses Nanuka asikiziddwa Joseph Nsabimaana wabula abalala babadde tebannalondebwa okudda mu bifo by’abo.

 

Aduumira Police mu ggwanga General Kale Kayihura mu bubaka bwaweerezza agamba nti enkyukakyuka zino zitandik