Breaking
News: Abatamiivu e Nebbi batonedde Ekereziya ssente. News: Bannayuganda abawulira nti Uganda teriimu mirembe mugifulume – Krina Styla News: Gasimbagane-Rwomushana-Ensi yonna ekaaba naye mmwe muwoggana musaba nga Bakafiiri! Mubafunamu ssente
▶ UP NEXT Lutaba Njaliire 4:00 PM - 8:00 PM
Now Playing · 51 listening Simba FM Live

aba uwonet batabukidde minisita kiwanda

February 7, 2019 · Mubiru Ali

Abakyala abeegattira mu kibiina ky’obwannakyewa ekya Uganda Women’s Network (UWONET) batabukidde Minisita avunaanyizibwa ku by’obulabuzi, Godfrey Kiwanda Ssuubi era nebamusaba alekulire bunnambiro, nga bagamba nti kirabika omulimu ogwamuweebwa tagutegeera.
Kino kiddiridde Minisita Kiwanda okutongoza empaka z’abakazi Mungu beyagemulira obutuuliro ng’ekyobulambuzi amakula Yuganda ky’erina.