Aba UPDF bonna abakubye bannamawulire bakwatibwe – CDF

Obukulembeze bw’eggye ly’eggwanga erya UPDF butegezeddwako nti wabaddewo enneyisa y’abamaggye etali nnungi olunaku lw’eggulo nga kigambibwa nti bakubye abamawulire. Kino kibi nnyo era tukivumirira era omuduumizi w’amaggye (Chief of Defence Forces) alagidde bakwatibwe era babonerezebwe bunnambiro.
Tubetondera mwenna abalumiziddwa mu mbeera eno era tubategeeza nti tujja kukuuma nnyo enkolagana yaffe ne Bannamawulire nga bakola emirimu gyabwe nga bwegirambikiddwa mu ssemateeka. – Brig. Richard Karemire

Zeen is a next generation WordPress theme. It’s powerful, beautifully designed and comes with everything you need to engage your visitors and increase conversions.

More Stories
FDC YANDYEKUTULAMU