Breaking
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule tukulinze wano e Bukoto ku Simba ennaku zonna.
News: Eggwanga lyabantu eritawena, omusajja yenna okuwasaayo omukazi alina kutwalayo musota singa gumulema okuwaayo omukazi aba amusubiddwa.
News: Gasimbagane-Rwomushana-Ku mwenge Balaam atuuse wayabikira, byakola biweddeyo. Express way saga…..
aba UNRA bayitiddwa bannyonyole ku by’olutindo lw’e jinja
February 3, 2019 · Mubiru Ali
Akakiiko ka Palamenti akavunaanyizibwa ku bigasiza awamu eggwanga aka ‘Physical Infrastructure’ kayise abakulira ekitongole ekivunaanyizibwa ku by’enguudo mu Ggwanga ekya UNRA batangaaze ku bifulumira mu mawulire nti olutindo lwa Nile bridge olwakaggyibwako engalo lutandise okubbomoka.