aba uja bakyalidde katikkiro

Abakulembeze b’ekibiina ekitaba bannamawulire mu ggwanga bakyaliddeko Katikkiro ne bamwanjulira enteekateeka z’obukulembeze bwabwe . Bakulembeddwamu Ssentebe Kazibwe Bashir. Mu kwogerako gyebali, Katikkiro abasabye okuwandiika amawulire mu butuufu bwago omutali kyekubiira.

Zeen is a next generation WordPress theme. It’s powerful, beautifully designed and comes with everything you need to engage your visitors and increase conversions.

More Stories
Abakatoliki beesambazze obufumbo bw’ekikatoliki – Ssaabasumba wa Luweero.