Breaking
News: Gaagano amawanga gabantu nga go gasinga kwagala basajja baavu okuwasa bawala baabwe kuba abasajja abaavu balina kye babafunamu ekinene ennyo. News: Gasimbagane-Rwomushana-Buli yegaanye nti tamanyi Muwanga gyali Kati yavuddewa? Yeyetutte ku Poliisi? News: Ku Mutoto Cultural Centre batongozza okusala Imbalu omwaka guno nga kino kyakukolebwa okutuusa December.
ON NOW Ennyimba Ezaffe ▶ UP NEXT Emambya ESaze 4:00 AM - 7:00 AM
Now Playing ยท 193 listening Simba FM Live
ennyimba show photo

On Air

Ennyimba Ezaffe

Mc Kakos Soldier

Sampling the most listened to songs from Uganda 12:00 AM - 4:00 AM

Aba Traffic mu Kampala batendekeddwa

February 25, 2022 · Mubiru Ali
Abasirikale ba Uganda Police Force 36 okuva mu kitongole ekivunaanyizibwa ku bidduka oku mu Kampala n’emiriraano batendekeddwa mu ngeri gyebayinza okukwasisa amateeka gokunguudo obulungi nga okutendekebwa kubadde ku Golf Course Hotel.
Omusomo gwategekeddwa Directorate of Traffic and Road Safety nga eri wamu ne Kampala Capital City Authority – KCCA nga bali wamu ne Global road safety nekigendererwa ekyokukendeeza kukufiira mu bubenje wamu n’okulumwa.