aba poliisi bakukolanga dduyiro buli nkomerero ya wiiki

Ekitongole kya Poliisi kitandise enkola y’okukozesa abaserikale bayo dduyiro buli wiiki n’ekigendererwa kyokubafuula fiiti okusobola okulwanyisa abamenyi bamateeka ng’emibiri miramu bulungi.
Kaweefube ono atongozedwa leero(Lwamukaaga) ku kisaawe kya Rugby grounds e Lugogo era ng’akulembedwa akulira eby’ebyemizannyo mu poliisi ya Uganda AIGP Andrew Sorowen

Zeen is a next generation WordPress theme. It’s powerful, beautifully designed and comes with everything you need to engage your visitors and increase conversions.

More Stories
gavumenti eyagala kukwata mu ssemateeka era – Nambooze