Breaking
News: Bannakibiina ki National Unity Platform 9 okuli Ssekitoleko Yasin Machete, Patrick Mwase, Sharif Kalanzi, Joseph Muwonge, Abdallah Kintu, Umar News: Pulezidenti wEnsi ya Neyimbira Byange 2026 Zubeda Nalumansi Mukisa aka New Style akwasiddwa Piki Piki empya ttuku okuva mu Simba Automotives, News: Emyaka 33 emabega ku lusozi Nnagalabi Buddo, Kabaka wa Buganda owa 36, Maasomoogi Ronald Muwenda Mutebi II yatuula ku Nnamulondo, eno yensonga
ON NOW Wolokoso ▶ UP NEXT Gasimbagane 10:00 AM - 12:00 PM
Now Playing ยท 1,461 listening Simba FM Live
wolokoso show photo

On Air

Wolokoso

Sula Nsiri - Kalebule

9:00 AM - 10:00 AM 9:00 AM - 10:00 AM
News

Aba Poliisi bakubye Bannamawulire bwebabadde bakwata aba FDC

August 5, 2024 · Mubiru Ali
Abasirikale ba Uganda Police Force obusungu babukyuusirizza Bannamawulire ababadde bakwata amawulire gokwekalakaasa kwa Bannakibiina kya Forum for Democratic Change ekiwayi eky’e Katonga nga babadde batambula okugenda ku kitebe kya Kenya mu Uganda.
Kkamera za Bannamawulire 2 zonooneddwa yadde nga Bannamawulire bano babadde bambadde jacket eziraga ekitongole kyebakolera.
Poliisi egamba nti bano babadde tebasabye lukusa.
#ffemmwemmweffe