Breaking
News: Katikkiro Charles Peter Mayiga Akawungeezi ka leero ŋŋenzeeko mu maka gomugenzi Alex Mukulu, okukubagiza abenju nabooluganda olwokuviibwako News: Olutindo -Kakande- Kivumbi tanatereera. Balaam tamanyi kyakola, kati awoze order mbu yali advise. News: Okwewandiisa mu Ngule kugenda mu maaso wano e Bukoto ku Simba. Tukulinze
ON NOW Neyimbira Byange 2026
Now Playing · 212 listening Simba FM Live
neyimbira show photo

On Air

Neyimbira Byange 2026

Jimmex - Sula - Liana

Luganda quick 9:00 PM - 12:00 AM

Aba People Power muvve mu kwewussa – Bebe Cool

August 15, 2019 · Mubiru Ali

Bebe Cool yavuddeyo olunaku lw’eggulu nalumba Munnakisinde kya People Power – Uganda Bobi Wine wamu n’abawagizi ba People Power Our Power nti yewuunya abantu abasomyeko okukiriza nti Bobi Wine asobola okufuuka Pulezidenti. Agamba nti kimulumu okulaba abantu abalabika okubeera nga bategeera okwewussa. Ku Jose Chameleone okwesimbawo ku bwa Mayor yagambye nti akyali muto nnyo ku myaka 33 okufuuka Lord Mayor nti era yetaaga ebisanja bisatu ebirala okwesimbawo.