Breaking
News: Olutindo -Kakande- Kivumbi tanatereera. Balaam tamanyi kyakola, kati awoze order mbu yali advise. News: Okwewandiisa mu Ngule kugenda mu maaso wano e Bukoto ku Simba. Tukulinze News: Shakirah Namutebi nga wa myaka 24, yakwatiddwa Uganda Police Force nga kigambibwa nti asangiddwa ne ttivvi enzibe.
ON NOW Emboozi Kafunda Live ▶ UP NEXT Olutindo 7:00 PM - 8:00 PM
Now Playing ยท 301 listening Simba FM Live
emboozi show photo

On Air

Emboozi Kafunda Live

Kalebule

6:00 PM - 7:00 PM 6:00 PM - 7:00 PM

Aba People Power munemesezza okukola

August 5, 2019 · Mubiru Ali

Big Eye StarBoss yavuddeyo ku mukutu gwa Facebook nagamba nti; “Abawagizi ba People Power – Uganda munemesezza okukola e Yuganda nemwerabira nti nina obuvunaanyizibwa. Kangira mbeerako e Bungereza. Naye Nkiddamu sikirabamu buzibu bwonna okuwagira Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni. Akyuusizza embeera ya Yuganda ne Bannayuganda okuva lweyajja mu buyinza. Mujja kujjukira ebigambo byange.”

UK London Nzuuno🇺🇬🇬🇧