aba people power bagira baloota nnyo – Otafiire

Minisita Major General Kahinda Otafiire nga ono yavunaanyizibwa ku nsonga za ssemateeka wamu n’ensonga z’amateeka yavuddeyo nayogera ku kisinde kya People power ekikulemberwa omubaka wa Kyaddondo East Robert Kyagulanyi Ssentamu aka Bobi Wine nti boogereraPulezidenti Yoweri Kaguta Museveni nti aluddewo okugenda, bebamuleeta?! Yagambye nti ebyo byebaloota nti Katonda yabaloosezza nebatandikawo People Power Our Power bagira bakyaloota nnyo.

Zeen is a next generation WordPress theme. It’s powerful, beautifully designed and comes with everything you need to engage your visitors and increase conversions.

More Stories
NRM eyongezzaayo Okulonda kw’akamyufu ku bifo; Meeya, MP, LC 5.