Breaking
News: Katikkiro Charles Peter Mayiga Akawungeezi ka leero ŋŋenzeeko mu maka gomugenzi Alex Mukulu, okukubagiza abenju nabooluganda olwokuviibwako News: Olutindo -Kakande- Kivumbi tanatereera. Balaam tamanyi kyakola, kati awoze order mbu yali advise. News: Okwewandiisa mu Ngule kugenda mu maaso wano e Bukoto ku Simba. Tukulinze
ON NOW Binsangawano ▶ UP NEXT Simba Taxi 10:00 AM - 1:00 PM
Now Playing · 1,149 listening Simba FM Live
binsangawano show photo

On Air

Binsangawano

Ndausi - Julius Kidomole - Mbabali

Morning show 6:00 AM - 10:00 AM

Aba Opposition tebalina magezi – Bebe Cool

August 31, 2019 · Mubiru Ali

Omuyimbi Bebe Cool yavuddeyo nalumba Bannabyabufuzi abali ku ludda oluvuganya Gavumenti nti balina amagezi matono nnyo tebasobola kutunuulira nsonga mu ngeri yakikugu nga ye nebasobola okuvaayo okuvumirira ekikolwa ekyakoleddwa ku munnakibiina kya National Resistance Movement – NRM Kasumba Baker agambibwa okukubwa emisumaali mu bibatu. Bebe Cool agamba nti bangi babadde bamunenya nti lwaki teyabaako kyayogera ku munnakisinde kya People Power – Uganda ekya Bobi Wine Ziggy Wine, ono yategeezezza nti ye nga omuntu ategeera ennyo era akwata ensonga mu ngeri eyekikugu yalivuddeyo nagamba nti Ziggy Wine bamutulugunya ate nga yafuna akabenje. Ono era agamba nti abantu abakubwa Poliisi babeera bagirwanyisa ekibagwanira. Agamba nti Poliisi gemateeka nti nebweba ekola kikyaamu oba nga kyeyogera sikituufu genda n’ekyo.