Breaking
News: Omusirikale wa Uganda Police Force ngakolera mu kitongole kya Flying Squad mu Albertine Regional Police Headquarters eyakwatibwa ku katambi nga News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya yo tegaana kutinta nokuyigiriza ne leero ekiro ku nnya lindirira Abakontanyi nendukusa zaabwe nga News: Moses Bekabya yalimba ngamaze nokukuba ebirayiro ngakutte ekitabo ekitukuvu!
ON NOW Mukulikeeyo ▶ UP NEXT Emboozi Kafunda Live 6:00 PM - 7:00 PM
Now Playing ยท 239 listening Simba FM Live
mukulikeeyo show photo

On Air

Mukulikeeyo

Kasagazi Tumbeetu - Flosh

Evening show 4:00 PM - 6:00 PM
News

Aba opposition njakubagoba bwemutadda mu Palamenti – Sipiika Among

November 14, 2023 · Mubiru Ali
Sipiika wa Palamenti Anitah Among avuddeyo natiisatiisa okugoba Ababaka b’oludda oluvuganya singa banagenda mu maaso nokwebalama entuula za Palamenti olwokuba Gavumenti tenabanukula ku nsonga z’abantu abawambibwa wamu n’okulinyirira eddembe ly’obuntu.
Ono agambye nti kabatande babulewo mu ntuula 15 ezomuddiringanwa nga tebasoose kufuna lukusa kuva mu offiisi ajja kubagoba.
Sipiika era abanenyezza olwokusalawo nebagaana okujja mu ntuula za Palamenti neyewuunya lwaki ensonga zaabwe bazitwala ku nguudo okusinga okugenda mu Palamenti bazoogereko.