Breaking
News: Bishop wa North Karamoja Diocese, Rt. Rev. News: Musveni toli mubi nnyo okutuuka ku ssa eryo, naye tukukolere ki otuviire mu mirembe Ssebo – Abdallah News: Mukulu Odonga Otto CV nga nnene gyataddewo, kati ayagala Hon. Daudi Kabanda ayanukule ki?
ON NOW Ebyemizannyo ▶ UP NEXT Tokammalirawo 2:00 PM - 4:00 PM
Now Playing · 891 listening Simba FM Live
ebyemizannyo show photo

On Air

Ebyemizannyo

Bruce Omutabizi

1:00 PM - 2:00 PM 1:00 PM - 2:00 PM
News

Aba NUP kyonna ekibatuukako mwe mumanyi – Brig. Kulaigye

September 5, 2023 · Mubiru Ali

Omwogezi w’eggye lya UPDF Brig. Gen. Felix Kulayigye; “Tetujja kubakakasa ku bukuumi bw’abantu ababeera mu nkuŋŋaana (rally z’omukulembeze wa National Unity Platform Bobi Wine). Abantu abo abakuŋŋaana basaana balowooze ku bukuumi bwabwe. Nkimanyi abantu byetwogera bagenda biteekamu ebyobufuzi naye ekyo tekijja kutulemesa kubalabula ku kabi akali kukuŋŋaana mu bungi bwebatyo.”