Breaking
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule obudde buggwaayo yanguwako ku simba e Bukoto oleme kusubwa. News: Hon. Paulson Luttamaguzi …..Lwaki temuleka Bannayuganda ababa bekoledde akassente kaabwe wadde kava bweru okufuna akassente kaabwe mu bwangu News: Olutindo -Kalanzi- Abasajja tebalina kisa, bakuba akaana kange oluyi olwokubuuza lwaki bankuba!
ON NOW Simba Taxi ▶ UP NEXT Ebyemizannyo 1:00 PM - 2:00 PM
Now Playing ยท 481 listening Simba FM Live
simba show photo

On Air

Simba Taxi

Connie Nalugwa

Mid MORNING SHOW 10:00 AM - 1:00 PM

Aba NUP basabidde abawagizi baabwe abattibwa n’abakwatibwa

February 26, 2021 · Mubiru Ali
MUKAMA KATONDA SSA OMUKONO GWO OGWEKISA:
Bannakibiina kya National Unity Platform- NUP nga bakulembeddwamu Pulezidenti w’ekibbiina Hon. Kyagulanyi Ssentamu Robert aka Bobi Winebasisinkanye ku Offiisi z’ekibiina e Kamwokya mu Kampala okusabira emyoyo gy’abawagizi b’ekibiina abazze battibwa wamu n’okusabira abo abali mu makomera.