Breaking
News: Wuuno omusajja atanywa guteeka, muganzi we Side Dish mukazi we atali mu maka amuggyeeko ekyalaani kye yamugulira lwakufuna lubuto lutali
News: Gasimbagane-Rwomushana- Ebyenfuna bya Uganda byadobonkana dda! Emyaka 40 bayimba oluyimba lwe lumu!
News: Bobi Wine erinnya lya Ssentamu lya lugero oluggwayo nti? Ku myaka 64 egyamefuga M7 afuzeeko emeka?
Aba NUP abakwatibwa bavunaaniddwa gwa kwasa ndabirwamu ya drone
December 10, 2022 · Mubiru Ali
Munnakibiina kya
National Unity Platform Kavuma Jamushid Twaha n’abantu abalala 3 baguddwako omusango gwokwasa endabirwamu yemabega yemotoka ekika kya Drone nnamba UBG 160X ngeno ya Cpl Kambale Nelson.
Wabula Ssaabawandiisi wa NUP
David Lewis Rubongoya agamba nti Kavuma Jamushid be banne emotoka gyebabavunaana okwonoona gyebabawambiramu.