Breaking
News: Gasimbagane-Rwomushana-Ensi yonna ekaaba naye mmwe muwoggana musaba nga Bakafiiri! Mubafunamu ssente News: Ssaabasajja Kabaka Ronald Muwenda Mutebi II alambuddeko ku Emmanuel Kalidinaali Wamala, mu ttuntu lya leero, mu maka ge e Nsambya. News: Abantu abamu embezzi mugirya lwakugiwoomerwa, nze ngirya lwakwesasuza – Amos Mukhwana
▶ UP NEXT Gospel Show 7:00 AM - 9:00 AM
Now Playing ยท 49 listening Simba FM Live

Aba NRM balindiridde Ssentebe wa NRM e Kayunga

December 14, 2021 · Mubiru Ali
Bannakibiina Kya National Resistance Movement – NRM balindiridde okwanirizza Ssentebe w’ekibiina Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni gwebasubiira okubegattako essawa yonna.
Mu kiseera kino Ssaabaminisita wa Yuganda Robinah Nabbanja amaze okutuuka e Kayonza okwaniriza Omukulembeze w’eggwanga.