Breaking
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule obudde buggwaayo yanguwako ku simba e Bukoto oleme kusubwa. News: Hon. Paulson Luttamaguzi …..Lwaki temuleka Bannayuganda ababa bekoledde akassente kaabwe wadde kava bweru okufuna akassente kaabwe mu bwangu News: Olutindo -Kalanzi- Abasajja tebalina kisa, bakuba akaana kange oluyi olwokubuuza lwaki bankuba!
ON NOW Tokammalirawo ▶ UP NEXT Mukulikeeyo 4:00 PM - 6:00 PM
Now Playing ยท 434 listening Simba FM Live
tokammalirawo show photo

On Air

Tokammalirawo

Sureman Segawa

2:00 PM - 4:00 PM 2:00 PM - 4:00 PM

Aba NRM babi nnyo tebaagaliza – Full Figure

January 22, 2021 · Mubiru Ali
https://youtu.be/O1AfpEU3I6s
Nakanguubi Jennifer aka Jennifer Full Figureavuddeyo nakunga ba blogger banne okuli Arshburg Katto, Isma Olaxess, Bajjo Eventz ne Basajja Mivule okuvaayo berwaneko oluvannyuma lwobutayitibwa ku mukolo gwokwaniriza Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni olunaku lw’eggulo.
Ono agamba nti kati bategedde kyebaali babagamba nti Bannakibiina kya National Resistance Movement – NRMtebaagaliza. Oluvannyuma lwokuyiwawo omubiri buli omu bakyaawa kati babasudde nga tebabasasudde.
Ono agamba nti kirabika Balaam Barugahara Ateenyi yeyakipanze okubalemesa.
Abasabye baveeyo bakolewo akatiisa.
https://youtu.be/O1AfpEU3I6s