Aba NRM babakubye mizibu e Bugiri

Abamu kubawagizi ba Okecho  John Francis owa NRM avuganya ku kifo ky’omubaka anakiikirira Bugiri municipality mu Lukiiko Olukulu olw’eggwanga bakubiddwa mizibu nebatuusibwako ebisango.

Bano baabadde bava mu lukungaana olw’abadde lulina okwogererwamu Omukulembeze w’eggwanga Yoweri Kaguta Museveni nga ono ye Ssentebe wa NRM mu ggwanga atasobodde kubaawo.

Mubatusidwako ebisago mulimu  Mugoya Faizo 28, Nekesa Robinah wamu n’omwana we omuwere era nga baddusiddwa mu ddwaliro okufuna obujanjabi.

Zeen is a next generation WordPress theme. It’s powerful, beautifully designed and comes with everything you need to engage your visitors and increase conversions.

Top Reviews

More Stories
gavumenti eweze waragi w’omubuveera