Breaking
News: Katikkiro Charles Peter Mayiga Akawungeezi ka leero ŋŋenzeeko mu maka gomugenzi Alex Mukulu, okukubagiza abenju nabooluganda olwokuviibwako News: Olutindo -Kakande- Kivumbi tanatereera. Balaam tamanyi kyakola, kati awoze order mbu yali advise. News: Okwewandiisa mu Ngule kugenda mu maaso wano e Bukoto ku Simba. Tukulinze
ON NOW Ennyimba Ezaffe ▶ UP NEXT Emambya ESaze 4:00 AM - 7:00 AM
Now Playing · 270 listening Simba FM Live
ennyimba show photo

On Air

Ennyimba Ezaffe

Mc Kakos Soldier

Sampling the most listened to songs from Uganda 12:00 AM - 4:00 AM

Aba Nigeria bakubye eyaliko Vice President Ike

August 23, 2019 · Mubiru Ali

Bannansi ba Nigeria abawangalira e Germany mu kibuga Nuremberg bavudde mu mbeera nebambalira eyaliko Vice President wa Senate ya Nigeria Ike Ikweremadu ne bamukuba saako okumuyuliza engoye. Ono yabadde agenze kivvulu kya New Yam festival n’abasajja be abokulusegere abatamuyambye.
Bano bavuddeyo nebategeeza nti abakulembeze baabwe okusinga okubba ensimbi singa babazimbiramu amalwaliro agagasa bonna okusinga okuzoonona nga bagenda ebweru kubikujjuko.
Ono yalumbiddwa abavubuka okuva mu kibiina ekimanyiddwa nga Indigenous People of Biafra (IPOB) in Germany.