Breaking
News: Enkuba ekedde okutonnya etaataganyizza omulimu gwokutambuza ebigezo bya Siniya eyookuna. News: Hon. Zambaali Bulasio Mukasa News: Omubaka akiikirira Nansana Municipality mu Palamenti Munnakibiina ki National Unity Platform Zambaali Bulasio Mukasa avuddeyo nasaba Gavumenti
ON NOW Simba Taxi ▶ UP NEXT Ebyemizannyo 1:00 PM - 2:00 PM
Now Playing ยท 291 listening Simba FM Live
simba show photo

On Air

Simba Taxi

Connie Nalugwa

Mid MORNING SHOW 10:00 AM - 1:00 PM

Aba NEMA bamenye ekikomera e Nakawa

March 8, 2023 · Mubiru Ali

Abasirikale okuva mu Kitongole ekirwanyisa abanoona obutonde bw’ensi bakoonyekoonye olukomera olubadde lwateekebwa ku lutobazi olusangibwa e Nakawa okuliraana Spear Motors Ltd. Kigambibwa nti Omusuubuzi John Imanirugaha yeyaluteekako nga guno omulundi gwakubiri ngekikomera kisuulibwa abobuyinza.