Breaking
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule obudde buggwaayo yanguwako ku simba e Bukoto oleme kusubwa. News: Hon. Paulson Luttamaguzi …..Lwaki temuleka Bannayuganda ababa bekoledde akassente kaabwe wadde kava bweru okufuna akassente kaabwe mu bwangu News: Olutindo -Kalanzi- Abasajja tebalina kisa, bakuba akaana kange oluyi olwokubuuza lwaki bankuba!
ON NOW Binsangawano ▶ UP NEXT Simba Taxi 10:00 AM - 1:00 PM
Now Playing ยท 454 listening Simba FM Live
binsangawano show photo

On Air

Binsangawano

Ndausi - Julius Kidomole - Mbabali

Morning show 6:00 AM - 10:00 AM

Aba Makerere University bakungubagidde Prof. Nsibambi

June 1, 2019 · Mubiru Ali

Abantu ab’enjawulo ku Ssetendekero e Makerere University bavuddeyo nebakungubagira omugenzi Prof. Apolo Robin Nsibambi.
Prof Mondo Kagonyera yategeezezza nti babadde bamukwano ne Nsibambi okumala emyaka 48, ye Prof. Mamdani yagambye nti aviiriddwako omuntu bwebadde bavuganya mu buyigirize. Ye Dr. Sabiiti Makara yagambye nti Nsibambi yali musaale nnyo mukubafunira sikaala mu Bungereza. Ate ye akulira University Council Rona Magara yagambye nti Prof. Nsibambi yaweereza n’omutima guma n’okulaba nti Makerere atuuka waali. Ate ye Prof. Nawangwe yagambye nti ono yeyamutendeka okubeera omuntu alemera kunsonga.