Breaking
News: Aneewandiisa mu Ngule kukyagenda mu maaso buli lunaku e Bukoto ku Simba. News: Abantu 4 abagambibwa okutta eyali omuduumizi wa Kkiraabu ya SC Villa David Owor, baleeteddwa ku Kkooti yOmulamuzi we Makindye okusomerwa emisango News: Olutindo -Balimwezo-Waliwo Omubaka wa Palamenti eyali yawamba ettaka lyessomero! Wewuunye abantu!
ON NOW Gasimbagane ▶ UP NEXT Weekend Taxi 12:00 PM - 2:00 PM
Now Playing ยท 1,272 listening Simba FM Live
gasimbagane show photo

On Air

Gasimbagane

Peter Kibazo

10:00 AM - 12:00 PM 10:00 AM - 12:00 PM

Aba LDU n’owa UPDF basimbiddwa mu Kkooti

July 3, 2020 · Mubiru Ali
Abasirakale b’Eggye ekuumabyalo erya Local Defence Unit – LDU 2 wamu n’omusirikale w’Eggye lya Uganda Peoples’ Defence Forces – UPDF 1 batwaliddwa mu Kkooti y’amaggye ey’ekibinja ekyokutaano enkya yaleero bavunaanibwe omusango gw’okutta Francis Ogwang Munu 64, omutuuze w’e Amati, Juma Parish mu Kamdini Town Council mu Disitulikiti y’e Oyam. Ogwang yafa nga 27-June-2020 oluvannyuma lw’okukubwa emigo egyabula okumwosa omuliro abasirikale abaali bateekesa ekiragiro kya Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni mu nkola ekya curfew.