Breaking
News: Ssaabasajja Kabaka Ronald Muwenda Mutebi II alambuddeko ku Emmanuel Kalidinaali Wamala, mu ttuntu lya leero, mu maka ge e Nsambya. News: Abantu abamu embezzi mugirya lwakugiwoomerwa, nze ngirya lwakwesasuza – Amos Mukhwana News: Ssaabawandiisi wa National Unity Platform David Lewis Rubongoya avuddeyo nategeeza nga abebyokwerinda nga bakulembeddwamu Eggye lya UPDF ssaako ne
ON NOW Simba Sports ▶ UP NEXT Ekiggunda 8:00 PM - 12:00 AM
Now Playing · 63 listening Simba FM Live
simba show photo

On Air

Simba Sports

Commentary Team

2:00 PM - 8:00 PM 2:00 PM - 8:00 PM

Aba LDU bakuweebwa emitwalo 20 buli mwezi – Gen. Muhoozi

October 3, 2018 · Mubiru Ali

Omuduumizi w’amaggye g’Eggwanga aga UPDF Gen.David Muhoozi olwaleero ategeezezza akakiiko ka Palamenti nga Gavumenti bw’egenda okusasula abasirikale bamukuuma byalo (LDU) emitwalo amakumi abiri (20) buli mwezi buli omu nga omusaala era nga bano tebajja kufuna pension.