Breaking
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule obudde buggwaayo yanguwako ku simba e Bukoto oleme kusubwa. News: Hon. Paulson Luttamaguzi …..Lwaki temuleka Bannayuganda ababa bekoledde akassente kaabwe wadde kava bweru okufuna akassente kaabwe mu bwangu News: Olutindo -Kalanzi- Abasajja tebalina kisa, bakuba akaana kange oluyi olwokubuuza lwaki bankuba!
ON NOW Tokammalirawo ▶ UP NEXT Mukulikeeyo 4:00 PM - 6:00 PM
Now Playing ยท 419 listening Simba FM Live
tokammalirawo show photo

On Air

Tokammalirawo

Sureman Segawa

2:00 PM - 4:00 PM 2:00 PM - 4:00 PM

Aba Gulu Municipality bakubye emotoka ya State House ekijegere

July 25, 2019 · Mubiru Ali

Omukulembeze w’ekibiina ky’ebyobufuzi ekya Democratic Party Uganda – DP Norbert Mao; “Twetaaga enfuga ey’amateeka etaliimu kuttira muntu ku liiso. Amateeka galina okuteekebwa mu nkola awatali kuttira muntu ku liiso. Mwebale nnyo aba Gulu Municipality (enatera okufuuka ekibuga Gulu) olw’okukuba ekijegere emotoka ya Gavumenti okuva mu Offiisi ya Pulezidenti olw’okuziba ekifo abantu ab’ebigere webalina okuyita. Nesiimye okuba nti nva Gulu.”