aba flying squad bakutte piki piki enzibe

Ekitongole kya Poliisi ekirwanyisa obubbi bw’emmundu ekya Flying Squad kizudde piki piki nnamba UEU 842Q eyabibwa nga 11-03-2019 okuva ku offisi za Godel e Naguru East mu Division y’e Nakawa eno ekwatiddwa mu Arua ku luguudo olumanyiddwa nga Transport Road.
Eno esangiddwa ne Hussein Mubarak 23, nga mukozi ne offiisi yemu nga mutuuze w’e Mulago mu Kampala. Ono kati akuumirwa ku Poliisi ya CPS mu Arua gyagenda okugibwa okutwalibwa ku Poliisi ya Kira Road mu Kampala.

Zeen is a next generation WordPress theme. It’s powerful, beautifully designed and comes with everything you need to engage your visitors and increase conversions.

More Stories
30 people arrested by security organs over the death of women in Entebe