Breaking
News: Bannakibiina ki National Unity Platform 9 okuli Ssekitoleko Yasin Machete, Patrick Mwase, Sharif Kalanzi, Joseph Muwonge, Abdallah Kintu, Umar News: Pulezidenti wEnsi ya Neyimbira Byange 2026 Zubeda Nalumansi Mukisa aka New Style akwasiddwa Piki Piki empya ttuku okuva mu Simba Automotives, News: Emyaka 33 emabega ku lusozi Nnagalabi Buddo, Kabaka wa Buganda owa 36, Maasomoogi Ronald Muwenda Mutebi II yatuula ku Nnamulondo, eno yensonga
ON NOW Wolokoso ▶ UP NEXT Gasimbagane 10:00 AM - 12:00 PM
Now Playing ยท 1,443 listening Simba FM Live
wolokoso show photo

On Air

Wolokoso

Sula Nsiri - Kalebule

9:00 AM - 10:00 AM 9:00 AM - 10:00 AM
News

Aba FDC Katonga bayooleddwa Poliisi

August 5, 2024 · Mubiru Ali
Omubaka wa Kira Municipality Ssemujju Nganda okuva mu kiwayi kya Forum for Democratic Change ekiwayi ky’e Katonga akwatiddwa enkya yaleero bwebabadde bagezaako okutambula okugenda ku kitebe kya Kenya mu Uganda. Bano banenya Eggwanga lya Kenya olwokukwata banaabwe nebabazza e Uganda olwo Gavumenti nebavunaana nebasindika e Luzira.
#ffemmwemmweffe