Radio Simba – Ennene

Kampala 97.3 FM Mubende 92.1 FM

Aba FDC bakukuluma lwa ID enfu

Akakiiko k’ebyokulonda mu Disitulikiti y’e Hoima kafulumizza ID enfu eri ba Polling Agents ba Munnakibiina kya Forum for Democratic Change Asinansi Nyakato nga bonna zebalina ziriko Stamp eraga nti bagenda kulondoola byakulonda mu Disitulikiti y’e Kaabong so nga omutwe gulaga nti bagenda kulondoola byakulonda mu Hoima.

Leave a Reply

eskort escort mersin kahramanmaraş escort niğde escort