Breaking
News: Gasimbagane-Rwomushana-M7 atuleetera ebizibu atukaka system yAbazungu! Balaam amanye omulimu ggwe! News: Ssaabasajja Kabaka Ronald Muwenda Mutebi II buli lwalabikako eri abantu be liba ssanyu gyereere! News: Mmeeya wa Nansana Municipality Sserunkuuma JohnBosco olunaku olwaleero asisinkanye abasuubuzi bo mu Katale ka Nansana Daily Market, ku Masitowa,
▶ UP NEXT Gospel Show 7:00 AM - 9:00 AM
Now Playing · 227 listening Simba FM Live
News

Aba Famire ya Pte Sabiiti bakyasobeddwa UPDF tenabawa mulambo ggwe

May 17, 2023 · Mubiru Ali
Wadde nga eyali Omubeezi wa Minisita ow’abakozi Col. Charles Engola yaziikibwa ku Lwomukaaga lwa wiiki ewedde ye omukuumi we eyamutta, Pte Wilson Sabiiti tanaziikibwa ng’omulambo gwe eggye lya UPDF likyagulemedde.
UPDF etegeezezza nga bwekyalina okunoonyereza kw’eriko ku ngeri Sabiiti gyeyafiiramu mu ‘saloon’ kwossa ekyamuviirako okuva mu mbeera n’akuba mukama we amasasi.