Breaking
News: Katikkiro Charles Peter Mayiga Akawungeezi ka leero ŋŋenzeeko mu maka gomugenzi Alex Mukulu, okukubagiza abenju nabooluganda olwokuviibwako News: Olutindo -Kakande- Kivumbi tanatereera. Balaam tamanyi kyakola, kati awoze order mbu yali advise. News: Okwewandiisa mu Ngule kugenda mu maaso wano e Bukoto ku Simba. Tukulinze
ON NOW Neyimbira Byange 2026
Now Playing · 195 listening Simba FM Live
neyimbira show photo

On Air

Neyimbira Byange 2026

Jimmex - Sula - Liana

Luganda quick 9:00 PM - 12:00 AM

‘Aba family y’omulwadde be batabadde nabuguminkiriza’ – Equity Bank

August 13, 2019 · Mubiru Ali
Aba Equity Bank Uganda bavuddeyo nebafulumya ekiwandiiko ku kyabaddewo; ‘Nga tujuliza ku eyabadde ku mikutu gya social media nga eraga omu kuba kasitoma baffe eyaleeteddwa mu bbanka okufuna ensimbi ze nga agiddwa mu ddwaliro. Twategezeddwa ku kulwala kwa Kasitoma waffe n’embeera embi gyayabaddemu, wabula bwetwabadde tukyakubaganya ebirowoozo ku kiki ekirina okukolebwa ab’oluganda lwe nebamuleeta mu bbanka.
Tukakasa nti tukwataganye n’abennyumba ye. Tuwa ba Kasitoma baffe ekitiibwa era tukakasa nti tujja kukola ekyo kyonna ekiri mu mateeka okulaba nti tubawa obuweereza n’ekitiibwa. Tumwagaliza okussuuka obulungi.’