Breaking
News: Nekigendererwa ekyokukendeeza obubenje ku nguudo, Uganda Police Force evunaanyuzibwa ku bidduka ngeri wamu nabakungu okuva mu Minisitule News: Luggya Bossa Tabula ne kizibwe we Luggya Noah bakirizza omusango gwokutta eyali akulira ekika kyEndiga Lwomwa omubuze Eng. Kakeedo Bbosa Luggya mu News: Awali Omukka-Ssewandagi-Muhanga ayagala baggyewo ettaka lya Mayiro mu Buganda nga awalala balirina?
ON NOW Tokammalirawo ▶ UP NEXT Mukulikeeyo 4:00 PM - 6:00 PM
Now Playing ยท 403 listening Simba FM Live
tokammalirawo show photo

On Air

Tokammalirawo

Sureman Segawa

2:00 PM - 4:00 PM 2:00 PM - 4:00 PM

Aba DP baagala Kayihura alekulire

January 23, 2018 · Mubiru Ali

Aba Democratic Party baagala Ssaabaduumizi wa Police General Kale Kayihura alekulire ate Palamenti eteekewo n'akakiiko akanoonyereza ku nneeyisa ya Police wamu n'ebitongole by'ebyokerinda ebirala.  

Bw'abadde ayogerako ne Bannamawulire ku kitebe ky'ekibiina ku City House mu Kampala, Omwogezi wa DP Kenneth Paul Kakande ategeezezza nti Bannayuganda obulamu bwabwe buli mu matigga olw'okugugulana kw'abakulira eby'okwerinda mu ggwanga nga bbo bennyini beetonderawo abamenyi b'amateeka olw'ebigendererwa ebyabwe.

Kakande agamba nti obutali butebenkevu mu ggwanga omuli okutta abakyala okubaddewo mu Wakiso, ekitta abantu mu bbendobendo lya Masaka n'ebitundu by'eggwanga ebirala kyaliba nga ab'ebyokerinda babiri mu masekkati.