Breaking
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule obudde buggwaayo yanguwako ku simba e Bukoto oleme kusubwa.
News: Hon. Paulson Luttamaguzi …..Lwaki temuleka Bannayuganda ababa bekoledde akassente kaabwe wadde kava bweru okufuna akassente kaabwe mu bwangu
News: Olutindo -Kalanzi- Abasajja tebalina kisa, bakuba akaana kange oluyi olwokubuuza lwaki bankuba!
aba boda boda bagwanganye mu malaka
March 29, 2019 · Mubiru Ali
Aba Boda Boda ku siteegi y’e Kasubi bagwanganye mu malaka ne bannaabwe okuva ku siteegi ya Kampala Central ng’entabwe eva ku b’e Kasubi okukwata Pikipiki yamunnaabwe nga ye Hadad nebagisiba olujegere nga bamulanga okuttikira omusaabaze ku siteegi yaabwe.