Breaking
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule obudde buggwaayo yanguwako ku simba e Bukoto oleme kusubwa. News: Hon. Paulson Luttamaguzi …..Lwaki temuleka Bannayuganda ababa bekoledde akassente kaabwe wadde kava bweru okufuna akassente kaabwe mu bwangu News: Olutindo -Kalanzi- Abasajja tebalina kisa, bakuba akaana kange oluyi olwokubuuza lwaki bankuba!
ON NOW Simba Taxi ▶ UP NEXT Ebyemizannyo 1:00 PM - 2:00 PM
Now Playing ยท 353 listening Simba FM Live
simba show photo

On Air

Simba Taxi

Connie Nalugwa

Mid MORNING SHOW 10:00 AM - 1:00 PM

Aba Bbanka enkulu baleeteddwa mu Kkooti

June 25, 2019 · Mubiru Ali
Abakozi ba Bbanka enkulu ey’eggwanga 3 baleeteddwa mu Kkooti evunaana ab’ekenuzi n’abali b’enguzi ku misango egiri mu kunoonyerezebwako nga bano kuliko; Director of Currency Department Charles Malinga, Francis Kakeeto, Branch Manager, Mbale ne Fred Wanyama Ass. Branch Manager nga bavunaanibwa okukozesa obubi ofiisi zaabwe wamu n’okulya enguzi.
Bano emisango bagyegaaney mu maaso g’omulamuzi Herbet Asiimwe.