Breaking
News: Bano tebatumalira budde tebali ku mutindo gwa Ngule. JJ agobye abakontanyi ebibuuzo bibalamye! News: Bano Engule ya Radio Simba bajja kugirojja obulamu bwonna! News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya teggwa kutinta ne leero girindirire ku nnya ekiro ngabakontanyi nendukusa zaabwe nga bafaafaagana
ON NOW Simba Taxi ▶ UP NEXT Ebyemizannyo 1:00 PM - 2:00 PM
Now Playing ยท 299 listening Simba FM Live
simba show photo

On Air

Simba Taxi

Connie Nalugwa

Mid MORNING SHOW 10:00 AM - 1:00 PM

Aba ANT bakyalidde Katikkiro olwaleero

April 19, 2022 · Mubiru Ali
Katikkiro Charles Peter Mayiga ategeezeza nti eby’obufuzi ssi kazannyo kubanga bikwata ku mbeera z’Abantu. Bino abyogedde asisinkanye abakulembeze b’ekibiina ky’ebyobufuzi ekya Alliance for National Transformation (ANT) ekikulemberwa General Mugisha Muntu. Ensisinkano yetabiddwamu Oweek David Kyewalabye Male, Oweek Noah Kiyimba, Oweek Hajjat Mariam Nkalubo Mayanja, Oweek Joseph Kawuki, n’Omukungu David Ntege.