Breaking
News: Minisita avunaanyizibwa ku byentambula nenguudo Hon. News: Katikkiro Charles Peter Mayiga Nsisinkanye abaami beggombolola okuva mu masaza ga Buganda, twogedde ku nsonga ezenjawulo naddala engeri gye News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule yanguwako ngobudde bukyaliyo wano e Bukoto ku Simba.
ON NOW Mukulikeeyo ▶ UP NEXT Emboozi Kafunda Live 6:00 PM - 7:00 PM
Now Playing ยท 73 listening Simba FM Live
mukulikeeyo show photo

On Air

Mukulikeeyo

Kasagazi Tumbeetu - Flosh

Evening show 4:00 PM - 6:00 PM

Aba 999 batendekeddwa Uganda Red Cross Society

December 4, 2020 · Mubiru Ali
Abasirikale ba Uganda Police Force aba Poliisi ennawunyi eya 999 bamalirizza okutendekebwa mukuwa obujanjabi obusooka nga batendekeddwa Uganda Red Cross Society. Okutendekebwa kuno kwakoleddwa Kawempe era nga abatendekeddwa kati basobola okuwa abantu ababa bafunye obuzibu obujanjabi obusookerwako nga tebanabaddusa mu malwaliro.