Breaking
News: Gasimbagane-Rwomushana-UPDF okugenda e Gaza tugenda mu bulabe. Ente okufa obutwa, Govt eriwa? News: OLUTINDO-Mukose-Enaku eri mu basement, waliwo abalina ebituli mu magulu nga babayisaamu drill News: Okwewandiisa mu Ngule kusembedde anti kutandika ku Bbalaza nga 1082026 e Bukoto ku Simba.
▶ UP NEXT Gospel Show 7:00 AM - 9:00 AM
Now Playing ยท 137 listening Simba FM Live

9 bafiiridde mu kabenje 16 bapookya – Masaka

August 4, 2016 · Mubiru Ali

Amaziga enkya ya leero nga busaasaaana, Bus ya Kampuni ya Highway nnamba UAX 286 M ebadde egenda e Kanungu etomedde lukululana ebadde esimbye ku kkubo mu kitundu ky’e Matanga ku luguudo oluva e Kampala okudda e Masaka era abantu mwenda nebafiirawo mbulaga, ate abalala 16 ne baddusiddwa mu ddwaliro e Masaka nga biwala ttaka.

Mu bafudde mwemubadde ne Bishop w’e Kanungu Enoth Komundo.

Akulira Police y’e bidduka e Masaka Afande Nampijja Grace agamba nti Omugoba wa Bus abadde avugisa kimama. Kitalo. ย ย