BREAKING NEWS
Observer: R. Nguse boat accident: Five more bodies retrieved MBU: Aroma exposes industry pressures and unethical exchanges Observer: Works convenes joint meeting to streamline motor vehicle registration Pulse Uganda: Missing student Victor Katungi found East News: Uganda’s Participation in the International Criminal Court: Risks Outweigh Benefits East News: Kapelebyong’s Labira Girls School Faces New Challenges as Enrollment Surges MBU: Dr. Hilderman applauds Silver Kyagulanyi’s 60% role in drafting Copyright Act Pulse Uganda: Uganda conducts Africa’s first fish census

97.3 FM Kampala

92.1 FM Mubende

Ffe Mmwe Mmwe Ffe

✓ ISO 9001:2015 Certified

Now Playing
Radio Simba Live

8 aba Bodaboda Century basindikiddwa ku alimanda e Luzira

Abantu munaana okuva mu Kibiina ky'abagoba ba Bodaboda ekya Century Bbodaboda Cooperative  Society nga kuliko ne Ssentebe waabwe Sula Lubega basindikiddwa omulamuzi atuula ku kkooti eya Mwanga ii mu Kampala ku alimanda mu kkomera e Luzira lwakukkira bintu bya ba Bodaboda 2010 nebabyonoona mu ngeri ey'effubitizi .

Lubega n'ekibinja kye, balina emisango esatu omuli : Okusaalimbira mu mpya ezitali zaabwe, okwonoona ebintu ate n'okulabika nga bakireereese abawedde emirimu nga mwotwalidde n'okutaataaganya abakola emirimu. 

Sula Lubega y'akulira ekibiina ekya Bodaboda ekya Century ekiri ku mbiranye ennyo n'ekya Bodaboda 2010 ekikulirwa Abdullah Kitatta eyagombebwamu obwala amagye (CMI) gyebuvuddeko ku misango egy'ekuusa ku butemu. 

About Mubiru Ali

Radio Simba News Team — Broadcasting from Kampala, Uganda on 97.3 FM and online at www.radiosimba.ug

Leave a Reply