Breaking
News: Chairperson wa UWOPA Agnes Auna avuddeyo nategeeza nga bwatagenda kutiisitiisibwa Kabanda. News: Abakungu okuva mu Immigration bavuddeyo nebakakasa nga Munnamateeka era omulwanirizi weddembe Aloikin Praise Opoloje bweyakwatiddwa ku kisaawe News: Abanoonyi bobuddamu bakedde kwekalakaasiza ku kitebe kyAmawanga amagatte ekivunaanyizibwa ku banoonyi bobuddamu ekya United Nations High
ON NOW Tokammalirawo ▶ UP NEXT Mukulikeeyo 4:00 PM - 6:00 PM
Now Playing · 138 listening Simba FM Live
tokammalirawo show photo

On Air

Tokammalirawo

Sureman Segawa

2:00 PM - 4:00 PM 2:00 PM - 4:00 PM

7 bafiiridde mu kabenje, mulimu abayizi – Kiboga

July 27, 2016 · Mubiru Ali

Ekitalo, amaziga n’ebiwoobe bisaanikidde abatuuze ku maliiri ga leero ku kyalo Buswabulongo ku Luguudo oluva e Kampala okudda e Kiboga abantu bagambibwa okuwera omusanvu a bafiiridde mu kabenje ddekabusa akagudde mu kifo ekyo .

Abayizi n’abasomesa b’essomero lya lya Bright Future Nusery and Primary School babadde bava Kyankwanzi nga bagenda Kampala kulambula ku Palamenti n’e Ntebe takisi mwebabadde namba UAZ  482C ebadde ku  isinde egya yiriyiri eyambalaganye bwenyi n’ekimotoka ky’amanda okukkakkana nga bana bafiiriddewo omubadde n’omukulu w’essomero lino atannategeerekeka amanya ate abalala bafudde baddusibwa mu ddwaliro e Kiboga . Kitalo