Breaking
News: Omugga Ssezibwa mulongo, gwazaalibwa nomugga omulala, Mugga ki ogwo? Omukontanyi kimukanudde amaaso News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya ebyayo tebiggwaayo etinta butinsi ne Leero ekiro girindirire ku nnya. News: Katikkiro Charles Peter Mayiga agguddewo mayiro ya Bulungibwansi ku kyalo Kiryammuli mu ggombolola ya Ssaabawaali Gombe. Asimbye omuti
ON NOW Simba Taxi ▶ UP NEXT Ebyemizannyo 1:00 PM - 2:00 PM
Now Playing ยท 771 listening Simba FM Live
simba show photo

On Air

Simba Taxi

Connie Nalugwa

Mid MORNING SHOW 10:00 AM - 1:00 PM

69 bakebereddwa nebasangibwa ne COVID-19

June 8, 2022 · Mubiru Ali
Minisitule y’ebyobulamu evuddeyo nefulumya ebyavudde mukukebera abantu ekirwadde kya COVID-19 nga 6 June 2022 mwekyazuuliddwa nti abantu 69 balina ekirwadde kino ekya ssenyiga omukambwe lumiima mawuggwe owa COVID-19 nga kati abakazuulibwa n’obulwadde buno mu Yuganda bali 165,803.
Kampala (58), Wakiso (4), Mukono (2), Amuru (1), Mbarara (2), Kyotera (1), Jinja (1)
#STAYSAFEUG