Breaking
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule obudde buggwaayo yanguwako ku simba e Bukoto oleme kusubwa. News: Hon. Paulson Luttamaguzi …..Lwaki temuleka Bannayuganda ababa bekoledde akassente kaabwe wadde kava bweru okufuna akassente kaabwe mu bwangu News: Olutindo -Kalanzi- Abasajja tebalina kisa, bakuba akaana kange oluyi olwokubuuza lwaki bankuba!
ON NOW Olutindo ▶ UP NEXT Simba Sports 8:00 PM - 9:00 PM
Now Playing ยท 572 listening Simba FM Live
olutindo show photo

On Air

Olutindo

Peter Kibazo - Evans Walusimbi

7:00 PM - 8:00 PM 7:00 PM - 8:00 PM

524 BAKEBEREDDWA NEBASANGIBWA N’EKIRWADDE KYA COVID-19

May 31, 2021 · Mubiru Ali
Ministry of Health- Uganda evuddeyo nefulumya ebyavudde mu kukebera abantu ekirwadde kya Ssenyiga omukambwe owa #COVID-19 era nekizuulibwa nti abantu abalala 524 ku bakebereddwa babulina. Kati abakakeberebwa mu Yuganda nebasangibwa n’ekirwadde kino balia 47,147.
Abantu abakebereddwa nebasangibwa n’obulwadde buno nga bwebayimiridde buli Disitulikiti; Kampala (392), Mbale (34), Wakiso (38), Luwero (16), Mbarara (13), Kaabong (7), Pader (5), Kabarole (3), Moroto (2), Adjumani (2), Nakasongola (1), Tororo (2), Mukono (1), Jinja (3), Mpigi (1) ne Maracha (1).
#STAYSAFEUG

https://softsht.com/