Breaking
News: Abakungu okuva mu Immigration bavuddeyo nebakakasa nga Munnamateeka era omulwanirizi weddembe Aloikin Praise Opoloje bweyakwatiddwa ku kisaawe News: Abanoonyi bobuddamu bakedde kwekalakaasiza ku kitebe kyAmawanga amagatte ekivunaanyizibwa ku banoonyi bobuddamu ekya United Nations High News: Nga 22 January 2027 ku Sheraton Gardens mu Kampala Omulangira Ndausi ategese ekivvulu kwagenda okujaguliza emyaka 35 mu media. Tubeeyo tumuwagire.
ON NOW Simba Taxi ▶ UP NEXT Ebyemizannyo 1:00 PM - 2:00 PM
Now Playing · 102 listening Simba FM Live
simba show photo

On Air

Simba Taxi

Connie Nalugwa

Mid MORNING SHOW 10:00 AM - 1:00 PM

5 bafiiriddewo mbulaga mu kabenje ku lw’e Mbarala

May 20, 2016 · Mubiru Ali

Emmotoka ya buyonjo etomereganye ne Fuso abantu bataano nebafiirawo mbulaga mu bitundu by’e Kyooja   

Enjega eno egudde ku kyalo Kyooja ku luguudo mwasanjala oluva e Mbarala okudda e Kampala emmtoka kika kya Saloon Toyota Corrola UAG 121 eyambalaganye ne Fuso okukkakkana nga bataano baserengese ewa Ssenkaaba ate abalala abannategeerekeka baddusiddwa mu ddwaliro nga taasulewo taasiibewo yaali ku mimwa .

Omusasi waffe mu kitundu ekyo Margret Kayondo  yaalitusakidde .