Breaking
News: Eggwanga lyabantu eritawena, omusajja yenna okuwasaayo omukazi alina kutwalayo musota singa gumulema okuwaayo omukazi aba amusubiddwa. News: Gasimbagane-Rwomushana-Ku mwenge Balaam atuuse wayabikira, byakola biweddeyo. Express way saga….. News: Ba Directors, Management nAbakozi ba Radio Simba tutuusa okusaasira kwaffe eri abenju ya Alex Mukulu atuvudde ku maaso.
ON NOW Simba Taxi ▶ UP NEXT Ebyemizannyo 1:00 PM - 2:00 PM
Now Playing Simba FM Live
simba show photo

On Air

Simba Taxi

Connie Nalugwa

Mid MORNING SHOW 10:00 AM - 1:00 PM

Bobi Wine tolina mutima gwa nsi yo – Henry Oryem

September 8, 2018 · Mubiru Ali

Minisita w’ensonga z’ebweru Hebry Okello Oryem avuddeyo nayambalira Omubaka wa Kyaddondo East Robert Kyagulanyi Ssentamu aka Bobi Wine wamu ne Lawyer we Robert Amsterdam nti kyebakoze okusaba Uganda okusibibwako natti kyabadde tekyetaagisa.

Ono bweyabadde ayogerako ne bannamawulire yagambye nti Uganda bwenatekebwako natti, omuntu wawansi yajja okusinga okubonaabona bwatyo n’asaba bannabyabufuzi obutefaako bokka kuba bbo abali mu Gavumenti embeera nnungi.

Yagambye nti Bobi Wine oli mulimba tolina namutima gwa ggwanga, oyinza otya okugamba nti bakutulugunya nga oyogera bwtyo ku Gavumenti mu bazungu.

Yagambye nti Uganda evudde wala ku by’eddembe era etuuse ewesiimisa nga teyetaaga kukonjerwa bannakigwanyizi abenoonyeza ebyabwe.