Breaking
News: Okwewandiisa mu Ngule kwaguddwawo e Bukoto ku Simba ate kwabwereere. News: IGG agudde emisango ku Chris Obore ne banne abalala 6 era nasaba basindikubwe mu Kkooti Enkulu bavunaanibwe emisango egyekuusa ku bukenuzi News: Awali Omukka-Ssewandagi-Balaam okuswaza Nameere Omuganda ogenderera ki? Obikola eno ate e Bunyoro?
ON NOW Tokammalirawo ▶ UP NEXT Mukulikeeyo 4:00 PM - 6:00 PM
Now Playing · 201 listening Simba FM Live
tokammalirawo show photo

On Air

Tokammalirawo

Sureman Segawa

2:00 PM - 4:00 PM 2:00 PM - 4:00 PM

300 bagobaganyizibwa ku ttaka omugagga – Mpigi

January 19, 2017 · Mubiru Ali

Abasenze  mu Disitulikiti y’e Mpigi abasoba mu 300 wetwogerera nga tebalina webeegeka luba oluvannyuma lwa naggagga Daudi Mawanda okuba nga yabagobaganya ku ttaka lino, bwebatyo nebakukkulumira Pulezidenti Museveni olw’okubasuubizanga empewo.

Abantu bano bagamba nti Pulezidenti Museveni bweyali awenja  akalulu gyebuvuddeko yabasuubiza nti agenda kugula ettaka lino alibawe ate era bakukkulumira Police olw’okukkakkana ku bintu byabwe ne babirya.