Breaking
News: OLUTINDO-Mukose-Enaku eri mu basement, waliwo abalina ebituli mu magulu nga babayisaamu drill News: Okwewandiisa mu Ngule kusembedde anti kutandika ku Bbalaza nga 1082026 e Bukoto ku Simba. News: Emboozi yomu Kafunda ne Commander 1 Kalebule Omulebuzi atalebula ne balebula Sula Fulexible agamba nti eddogo eriri mu ndongo teryogerekeka,
ON NOW Gasimbagane ▶ UP NEXT Weekend Taxi 12:00 PM - 2:00 PM
Now Playing ยท 1,374 listening Simba FM Live
gasimbagane show photo

On Air

Gasimbagane

Peter Kibazo

10:00 AM - 12:00 PM 10:00 AM - 12:00 PM

30 bayooleddwa lwa kusalinkiriza kuyingira maka ga Pulezidenti – Ntebe

May 26, 2016 · Mubiru Ali

Police nga eri wamu n’abajaasi okuva mu kitongole kya Reserved Special Forces ekikuuma Pulezidenti bayodde abantu abali mu 30 ababadde basalinkiriza okuyingira mu maka g’obwa Pulezidenti e Ntebe ย .

Abantu bano nga bafumbekeddemu bakyala n’abaana bamaze ennaku ssatu nga bali wabweru w’ekikomera nga baswamye okusisinkana Pulezidenti Museveni gwebeemulugunyiza okuwenjeza akalalu mu kalulu akaakaggwa naye nebatasasulwa ย .

Bano kigambibwa nti baavudde mu bitundu bye Mbarala, Ssembabule, Kiruhura .

Lino litusakiddwa Henry Oketch e Ntebe .