Breaking
News: Abanoonyi bobuddamu bakedde kwekalakaasiza ku kitebe kyAmawanga amagatte ekivunaanyizibwa ku banoonyi bobuddamu ekya United Nations High News: Nga 22 January 2027 ku Sheraton Gardens mu Kampala Omulangira Ndausi ategese ekivvulu kwagenda okujaguliza emyaka 35 mu media. Tubeeyo tumuwagire. News: Eggwanga lya Senegal kyaddaaki likakasiddwa nga linantameggwa lya Africa Cup of Nations AFCON 2025 oluvannyuma lwokuwangula okujjulira
ON NOW Emambya ESaze ▶ UP NEXT Binsangawano 6:00 AM - 10:00 AM
Now Playing ยท 41 listening Simba FM Live
emambya show photo

On Air

Emambya ESaze

Kakos Soldier

Waking you up very early, with thrilling stories… 4:00 AM - 7:00 AM

3 bamiziddwa omusu lwa kuteeberezebwa kunyakula Boda.

March 1, 2016 · Mubiru Ali

Abasajja basatu abateeberezebwa okuba nga babadde banyakula Boda Boda ku muvuzi waayo e Nakaseke, abatuuze babamuzizza omukka omusu.ย 

Bino bibadde ku kyalo kye Nabisojjo mu gombolola ye Wakyato mu disitulikiti ye Nakaseke. Abasajja basatu bakubye omuvuzi wa Boda akatayimbwa n’akeewoma era n’akomerera enduulu ereese abantu, nebakuba ababbi nebabattirawo mu mugga gwe Nabisojjo.