Breaking
News: Omubaka omukyala owa Kampala Munnakibiina ki National Unity Platform Hon.
News: Omulamuzi wa Kkooti Enkulu Alex Ajiiji abadde mu mitambo gyOmusango gwabatta Suzan Magara avuddeyo nasiima Ssaabaduumizi wa Uganda Police Force
News: Kkooti Enkulu mu Kampala esalidde Hajarah Nakandi ne Buwembo Musa aka Abas ekibonerezo kyakuttibwa lwakuwamba ne batta Susan Magara 28. Abantu
3 bakwatiddwa ku bigambibwa nti batujju ba ADF
June 16, 2022 · Mubiru Ali
Eggye lya UPDF liraze abantu 3 abagambibwa okuba abatujju ba ADF abakwatiddwa e Luweero. Ku kono y’e Ajobe Umar, nannyini nnyumba e Luweero ebadde erina empuku ya ffuuti 13 nga kigambibwa nti babadde bagikozesa okutendeka abayekera.