Breaking
News: Chairperson wa UWOPA Agnes Auna avuddeyo nategeeza nga bwatagenda kutiisitiisibwa Kabanda. News: Abakungu okuva mu Immigration bavuddeyo nebakakasa nga Munnamateeka era omulwanirizi weddembe Aloikin Praise Opoloje bweyakwatiddwa ku kisaawe News: Abanoonyi bobuddamu bakedde kwekalakaasiza ku kitebe kyAmawanga amagatte ekivunaanyizibwa ku banoonyi bobuddamu ekya United Nations High
ON NOW Tokammalirawo ▶ UP NEXT Mukulikeeyo 4:00 PM - 6:00 PM
Now Playing ยท 147 listening Simba FM Live
tokammalirawo show photo

On Air

Tokammalirawo

Sureman Segawa

2:00 PM - 4:00 PM 2:00 PM - 4:00 PM

3 bafiiridde mu kabenje e Kayunga

July 19, 2016 · Mubiru Ali

Abantu basatu tebasimattuse lukuusi bwebakooneddwa mmotoka ebadde ewenyuka obuweewo okuliraana akabuga k’e Bukolooto mu Disitulikiti ye Kayunga .

Omusasi waffe Kato Vincent e Kayunga agamba nti abagenzi babadde batambulira ku Pikipiki nga bava mu bitundu bye Bulawuli mu Kamuli nga bagenda Luwero kuziika .

Police emirambo egiggyewo n’egitwala mu ddwaliro e Kayunga . Kitalo .